Amawulire

Abavubuka balabudwa ku biragalalagala

Abavubuka balabudwa ku biragalalagala

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2019

No comments

Bya Moses Ndaye, Sentebe w’akakiiko k’ekitongole kya UMEME Patrick Bitature agamba nti okukozesa ebiragalalagala kifuuse kya bulabe nyo eri obulamu bw’abavubuka.

Kati ono ayagala gavumenti ekwate omumuli ogw’okusomesa abavubuka obulabe obuli mu kukozesa ebiragalalagala

Bitatule agamba nti omuwendo gw’abalwadde abali e Butabika mental health referral hospital, bavubuka oluvanyuma lw’okunywa ebitamiiza

Bino abyogedde asinzira ku mukolo ogw’okusonda ensimbi ku mulimo ogw’okuzimba ekanisa ya St. Andrew’s Church of Uganda e Bukoto

Awadeyo obukade 100 okudukirira omulimo gw’okuzimba e kanisa eno egenda okuwemmenta obuwumbi 6 obw’ensimbi za kuno.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *