Amawulire

Abatwa bagala kubazaayo mu bibira

Abatwa bagala kubazaayo mu bibira

Ivan Ssenabulya

April 18th, 2021

No comments

Bya RiTah Kemigisa

Ab-Batwa, abawangaliira mu disitulikiti ye Kisoro basbye gavumenti okubasengula babazeeyo mu bibira.

Bano bemulugunya eri gavumenti nti yabalagajjalira, songa bebasengula okubajja gyebaali ku ttak lyaba jjajja baabwe nga babsubiza obulamu obugya.

Abalwanirizi be’ddembe lyobuntu mu kitundu kino bagamba, nti aba-Batwa baigala nga bamulekwa ne ttaka tebalina.

Akulira ekitongole kya Kisoro Lay Adventist Development Association, David Bakunzi agambye nti eno tebafuna buwereza mu byobujanjanbabi nebiralala ebyabasubizibwa.

Kati amyuka akulira ebyobulamu mu disitulikiti eno Annet Dusabe agambye nti nobulwadde bwa mukenenya buli waggulu nnyo mu bantu bano.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *