Amawulire

Abatuuze be Nnammere balumbiddwa

Abatuuze be Nnammere balumbiddwa

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2019

No comments

bya prossy Kisakye, Abatuuze b’e Nnamere mu kiteenzi ekisangibwa ku luguuddo lwe Gayaza mu Kampala emitima gibali ku mitwe oluvanyuma lw’okulumbibwa ebintu eby’efananyiriza enjaba.

Abatuuze omusasi waffe bayogedeko nabo bategezeza nti ebiwuka bino bitambula mu budde bwa kiro mu bibinja

Bano bawanjagidde ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo mu ggwanga ki Uganda world life authority okusitukiramu nga tebanatusibwako bulabe.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *