Amawulire

Abatuuze bavudeyo okutaasa ekibira kya Bugoma

Abatuuze bavudeyo okutaasa ekibira kya Bugoma

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Abatuuze okuva ku byalo 15 abaliranye ekibira kyé Bugoma bekozemu omulimo okulaba nti bakuuma ekibira kino obutasanyizibwawo bamusiga nsimbi

Abano bawangalira ku byalo okuli Rwembaho, Kabunene, Nyairongo, Kabega-ramire, Kalerwe, Rwenkobe, Kisoroza.

Bwebabadde bogerera mu lukungana olwategekedwa bannakyewa abewaayo okulwanirira ekibira kyé Bugoma, abatuuze balaze obwenyamivu kungeri abagala okutwala ekibira kino gye balazeemu obumalirivu.

Bano nga bakulembedwamu Dickens Kamugisha baatandise kawefube owokusonda emikono 2000 bagitwale ewomukulembeze we ggwanga bekubire enduulu ku lwokutasa ekibira kino obutasanyizibwawo

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *