Amawulire

Abatanatuula bigezo baakuwebwanga amabaluwa

Abatanatuula bigezo baakuwebwanga amabaluwa

Ivan Ssenabulya

August 16th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Ministry y’ebyenjigiriza n’emizannyo okuyita mu kitongole ekitwala eby’emikono, bategezezza nga bwebagenda okutandika okuwa abayizi amabaluwa, oba satifikeeti abatanatuula ebigezo ebyakamlirizo ebya S4 ne S6.
Omukugu okuva mu kitongole ekyebisomesebwa mu gwanga ekya National Curriculum Development Centre, Emorut Okumu agambye nti aba Directorate of Industrial Training baakuyitibwanga mu masomero agenjauwlo, okuli aga gavumenti nagobwnanayini, okugezesa abayizi okutandikira ku S2 ne S3 mu masomo ga mirundi 5 agakwata ku byobudsubuzi.
Agambye nti amabaluwa gano gaakubeera ku mutendera gwa nsi yonna.
Kuno kuliko abasoma ebyendya oba Food and Nutrition namalala.
Kati entekateeka eno abayizi baakujisasuliranga emitwalo 50.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *