Amawulire

Abasuubuzi batandise okusenguka

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

building collapses new

Abantu ababadde bakolera mu kizimbe kya Nice Times ekyagudde eggulo, batandise okusengulamu ebyaabwe.

 

Olukiiko lw’abasuubuzi lutudde okubaako bye bateeesa , nga waliwo n’abagala okusigala nga bakikoleramu ng’eno bwe kigenda mu maaso n’okuddabirizibwa.

Bangi ku basuubuzi bano banoonya wakudda kyokka nga tebannafuna nsimbi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *