Amawulire

Abasosola abalema bubakeeredde

Ali Mivule

August 31st, 2014

No comments

Minisita omubeezi akola ku kikula ky’abantu kko n’ebyobuwangwa  Hajjati Rukia Nakadama, azeemu okukunga banna-Uganda bonna okukomya okusosola abantu abalina obulemu ku mibiri gyabwe nadala abalema.

Minisita agambye nti  ebiseera ebisinga okusosola abantu nga bano kuviira dala waka, mumasomero pakka mubantu babulijjo.

Ono kaakano akaladde, nategeeza nti amateeka amakakali gagya,  era nga buli anaakwatibwanga wakuvunaanibwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *