Amawulire

Abasomesa e Makerere bazzeemu

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

MUK

Abasomesa ba university ye Makerere  begasse ku banaabwe okuteeka wansi ebikola okutuusa nga bongezeddwa omusaala.

Bagamba omweezi ogujja, okujjako nga bongezeddwa omusaala ebitundu 100% kikafuwe okulinya mu bibiina okusomesa.

Sentebe wekibiina ekigatta absomesa mu University eno Muhamed Kigundu, agamba gavumenti tebasuubira mu bibiina olusoma olugya nga tenabongeza musaala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *