Amawulire

Abasomesa bakyasibidde wali- Tetujja kusomesa

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

teachers stick their guns

Abasomesa basitudde buto ng’olusoma olujja lusembedde.

Bano bagamba nti teri kulinnya mu kibiina okutuusa nga bongezeddwa ssente.

Bano bagaala gavumenti esooke ebongeze omusaala ebitundu 20 ku kikumi.

Ssabawandiisi w’ekibiina ekibagatta, James Tweheyo agamba nti abasomesa tebakyalina ssuubi mu kakiiko akateesa ne gavumenti ku nsonga eno.

Tweheyo agamba nti olukiiko lwebabaddemu ne minister w’ebyenjigiriza, Jessica Alupo alemereddwa okutwaala ensonga zaabwe mu maaso

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *