Amawulire

Abasawo tebalina webasula

Ali Mivule

February 11th, 2013

No comments

Abasawo mu district ye Kaliro tebalina webasula

Ssentebe wa District, Azalwa Malijan agamba nti balian enyumba ssatu zokka eza basawo mu ma gombolola 10 agakola district.

Azalwa agamba nti kino kivaako abasawo okunoonya gyebapangisa ekibakaluubiriza bwebatuuka okukola egyaabwe.

Abasinga bava ngendo mpavu era ng’oluusi batendewalirwa okugenda ku mulimu gyebigweera ng’abalwadde beebakoseddwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *