Amawulire

Abasawo beediimye

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

nurses demos

Abasawo abazaalisa mu ddwaliro e Mulago beedimye lwamsanyalaze.

Abazaalisa bano bagamba nti baludde nga tebalina msanyalaze mu bisulo byaabwe ate nga tewali kikoleddwa kubaduukirira yadde beemulugunyiza enfunda.

Bano bakedde kulumba ddwaliro n’ebipande ebisaba abakulira eddwaliro okubaddukirira bakole ku nosnga zaawe

OC we Mulago, Richard Okello agamba nti waliwo abasawo abakwatiddwa olw’ensonga nti babadde batandise okukola emivuyo.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *