Amawulire

Abantu abasoba mu mitwalo 4 bebakegemebwa

Abantu abasoba mu mitwalo 4 bebakegemebwa

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Abantu abasoba mu emitwalo 4 ng’okusinga basawo, abasomesa tnabakuze abali mu myaka 70 okudda waggulu bebakagamebwa ekirwadde kya ssenyiga omukambwe, COVID-19.

Kino kibikuddwa minisita wamaulire, ebyuma bi kalimegezi nokulungamya egwanga Judith Nabakooba.

Nabakooba awadde banansi essuubi nti egwnaga essaawa yonn lyakulinnya ssenyiga namutta ku nfeete.

Agambye nti nti kino kisoboka nga bwegubadde ku birwadde ebialala nga mukenenya, Ebola nebirala.

Kati ayongedde nakuba banna-Uganda okwettanira okugemebwa okugenda mu maaso nokugenda okugoiberera.

Wabula alabudde nti okugema tekugenda kutangira akakwuka obutasasana, kalenga kikulu nnyo abantu okusigala nga bekuuma nokugoberera amateeka gabebyobulamu.

Uganda mu kusooka wafuna eddagala doozi emitwalo 96 mu 4,000 erya Astrazeneca.