Amawulire

Abantu abasoba 30 bavunanibwa okumenya ebiragiro bya Kafyu

Abantu abasoba 30 bavunanibwa okumenya ebiragiro bya Kafyu

Ivan Ssenabulya

June 2nd, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah,

Abantu abasoba mu 30 basimbiddwa mu kkooti eya City Hallmu kampala ne bavunanibwa omusango ogwokujemera ebiragiro bya kafyu bwebasangibwa mu mabaala nga ate nago gawerebwa.

Ku bano kuliko bayizi, ba DJ, bamaneja ba mabaala, ne banekolera gyange. Emisango egibasomeddwa omulamuzi Valerian Tuhimbise bagyegaanye.

Oluvanyuma abayimbudde ku kakalu ka bukadde 2.5 nabalagira okudda mu kkooti ngennaku zomwezi June 7th 2021.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *