Amawulire

Abantu 5 mu nnyumba emu, bebafudde obutwa

Abantu 5 mu nnyumba emu, bebafudde obutwa

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Poliisi mu district ye Bulisa etandise okunonyereza engeri, abantu 5 gyebafuddemu ku bigambibwa nti baalidde emmer eyalungiddwamu obutwa.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Albertine Julius Hakiza agambye nti abagenzi bonna, babadde baamu nyumba emu.

Awamau abantu 8 kigambibwa ti bebakoseddwa, wabulanga wetwogerera 5 ezaabwe baavunise.

Abalala bakyali mu malaiwo, bafuna bujanjabi nga ne poliisi egamba nti okunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *