Amawulire

Abantu 3 bafiridde mu mataba e Kasese

Abantu 3 bafiridde mu mataba e Kasese

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Abantu 3 bafiridde mu mataba amakya ga leero, mu disitulikiti ye Kasese, oluvanyuma lwomugga Nyamwamba okubooga.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Rwenzori, Vicent Twesigye agambye nti okunonyereza kugenda mu maaso, ku njega eno ebadde mu bitundu bye Kilembe.

Wabula guno ssi gwemulundi ogusoose, omwaka oguwedde era amataba gagwawo oluvanyuma lw’emigga Nyamwamba, Mubuku nomugga Nyamughasana bwegyabooga.

Abantu bangi aba abasenguka okuva mu maka gaabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *