Amawulire

Abanoonyi b’obubudamu okuva e Congo beyongedde

Abanoonyi b’obubudamu okuva e Congo beyongedde

Ivan Ssenabulya

June 16th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Abanoonyi bobobudamu, okuva ku mulirwano mu gwanga lya Democratic Republic ya Congo bongedde okusala ga bayingira Uganda.

Bano kigambibwa nti betegula okulwanagana okuli mu gwanga lyabwe, era abasing batukira mu disitulikiti ye Bundibugyo nga bayita mu buwunjuwunju.

Okusinziira ku mwogezi wabaddukirize aba Uganda Redcross Irene Nakasiita aba-Congo 40 bayise Bubukwang era abali mu 100 betabye nabanatu babulijjo mu gombolola ye Burondo.

Bano kati basula ku ssomero lya Burondo P/S wabula Nakasiita agambye nti Bbalaza weyatukidde ngabappya abakajja awamu bali 974.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *