Amawulire

Ab’amakomera benyonyoddeko

Ab’amakomera benyonyoddeko

Ivan Ssenabulya

July 25th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Ekitongole kyamakomera kivuddeyo okwanukula ku kwemulugunya kungeri abasibe, abambowa mu Bisnga bwa Rwenzuruuru gyebagenda bafiira mu kkomera.

Kino kyadiridde okufa kwa Balinda Bazarwama owmyaka 45 eyafudde bwebabadde bamujja mu kkomera lye Kirinya okumuleeta mu ddwaliro lye kkomera ekkulu e Luzira.

Ono yawezezza omuwendo gwabsibe 5 abakafa kwabo 200, abakwatobwa nga 27th mu Novemba wa 2016 amagye ne poliisi bwebalumba olubiri lwe Buhikira, nga kigambibwa nti baliko ebikolwa byobutujju nobuyekera byebetabamu.

Kati omwogezi wekitongole kyamakomera Frank Baine agambye nti nga bbo tebalina busobozi buyimiriza kufa, kataonda yasalawo.

Agambye nti bakola kyonna ekisoboka nebajanjaba abasibe abonna abalwadde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *