Amawulire

Abalongo Balwadde

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

abalongo banabsansan

Abalongo ba nabansasana abatwalibwa e Mulago balina obulwadde bwa Pneumonia.

Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago,Enock Kusaasira agamba nti abalongo bano balina obuzibu mu kussa kyokka nga babakolako okulaba ga batereera.

Abaana bano baazalibwa nga beegattira ku lubuto kyokka nga baawula emitima, enkizi, n’amawuggwe

Abaana bano maama waabwe yafa abazaala era nga kitaabwe kati y’abalabirira.

Abalongo bano bagyibwa mu district ye Ngora nebaleetebwa e Mulago kyokka ng’eno nayo teri kya maanyi kibakoleddwaako ely’ekyuuma kya Sikaani ekyaafa nga tebasobola kwekebejja.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *