Amawulire

Abalongo Bafudde

Ali Mivule

May 20th, 2013

No comments

 

abalongo

Abalongo banamansasana abaaletebwa mu dwaliro e Mulago bonna bafudde.

Omu yeyasoose okufa olunaku lwegulo mu biseera byolwegulo omulala nafa ekiro ku saawa nga biri.

Apio and Adong baazalibwa nga  4th of May this year at Ngora hospital oluvanyuma nebaleetebwa mu dwaliro e Mulago okusobola okulongoosebwa baawulwe.

Babadde tebasobola kulongosebwa nga tebanaweza kilo kumi nga webafiiridde babadde balina kilo nya nekitundu.

Abalongo bano babadde bagabana ebitundu byomubiri ebitali bimu wabula nga buli omu alina omutima gugwe yadde nga gyonna gibadde mu kisawo kimu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *