Amawulire

abakyala ababbira mu taxi babaano

Ali Mivule

July 19th, 2013

No comments

taxi robbers

Abakyala ennaku zino batabuse nga byebakola byewunyisa

Waliwo babiri abakwatibbwa nga bano ogwaabwe gwakubba batambulira mu taxi

 

Sanyu Gaudelia ne Joan Katushabe beefuula abasabaaze nebekobaana ne ba dereeva kko ne ba kondtita okubbirako abasabaaze nga babagamba okunyweeza enziji

 

Abakyala bano waliwo omwami gwebabban’abalamba nga y’abakutte nga bagezaako okuddamu okumubba

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *