Amawulire
Abakulira amasomero abasuka mu 180 baakukyusibwa.
Bya Damali Mukhaye.
SAM KULOBA. Komisona wa secondary
Ministry ekola ku by’enjigiriza etegeezeza nga bwegenda okukyusa abakulira amasomero abawerera 187 ko nababamyuka okwetoloola egwanga lyona.
Twogedeko ne commissioner akola kubya secondary nagamba nti agamu ku masomero gabade tegalina bagakulira kubanga abamu baagenda songa abalala baafa.
Ono agamba nti wabadewo emiwaatwa mingi kubanga abasinga kubano baakuzibwa nebalekawo ebifo byabwe, songa abalala baagana okugenda ku mirimo gino