Amawulire

Abakulembeze bababanda 2 bakwatibwa

Abakulembeze bababanda 2 bakwatibwa

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, eggye ekuuma byalo erya LDU ettabi lye Entebbe eririko abakulembeze babamenyi bamateeka 2 ababadde batigomya ebitundu by’e Entebbe bebatadeko obunyogoga.

Maj. Bilal Katamba omwogezi wa LDU abakwate ategezeza nti kuliko Charles terminal owemyaka 30, ne Joseph    Mawanda.

Terminal yakwatibwa mu bitundu by’e Lumuli Makandwa ate Mawanda baamukwatidde ku baitaababiri e Entebbe nga bali mu kumenya mayumba ga batuuze.

Anyonyodde nti terminal abadde awenjezebwa poliisi ku by’ekuusa ku ttemu elyakolebwa ku mugoba wa bodaboda ku luguudo lwa Entebbe express high way.

Katamba agamba nti okunonyereza nga kuwedde bano bakutwalibwa mu mbuga z’amateeka babitebye

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *