Amawulire

Abakozi beekalakaasizza

Ali Mivule

June 5th, 2013

No comments

workers demonstrate

Abakozi mu kkampuni epakira ebintu eya Riley besudde akambayaaya nebalumba abakozi baabwe nga babalanga kubasasula nsimbi za lubatu.

 

Abakozi bano basoose kugumba ku kitebe ky’esaza mu district ye mukono nga bawakanya eky’okubasalanga omusolo ku busente obutono bwebabawa.

 

Abakozi bano bagamba nti buli lweboogerako eri mukama wabawe ategerekese nga Robert Kamira nga babaziba emimwa ate nga tewlai kikoleddwa

 

Akulira abakwanaganya emilimu mu kkkampuni eno Dube Shrikant wabula bw’atuukiriddwa agaanye okubaako nekyanyega

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *