Amawulire

Abakozi 2 ku kitebe kya NRM bakwatibwa ekirwadde kya covid

Abakozi 2 ku kitebe kya NRM bakwatibwa ekirwadde kya covid

Ivan Ssenabulya

July 29th, 2020

No comments

Bya Damali Mukhaye, Abakozi ku kitebe kya NRM ekyadondo wano mu kampala kikakasidwa nti bakwatibwa ekirwadde kya covid-19.

Bino byogeddwa ssabawandiisi wékibiina Kasule Lumumba era nategeeza nti abalwadde batwalibwa mu ddwaliro okufuna obujanjabi.

Anyonyodde nti bakolaganye n’abakugu okufuna okuyambibwa wabula n’asaba abakozi ku kitebe okusigala nga begendereza nyo obutakwatibwa kirwadde.