Amawulire

Abajaasi ababadde batendekebwa basse omutuuze

Abajaasi ababadde batendekebwa basse omutuuze

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2019

No comments

Bya Barbra Nalweyiso

Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Kibanda mu town council ye Bukomero mu district ye Kiboga, bwakubiddwa esasai erimusse.

Bino bibadde okumpi nenkambi yamagye eye Kakoola e Singo abajaasi bwebabadde mu kutendekebwa.

Okusinziira ku yerabiddeko nga bino bibawo Sulaiman Kaweesa, omugenzi ye Kizito Beyiisa ngokufa essai limusanze mu nimiro ngasaawa nerisibira ku bulago.

Abamagye bagezezaako okumuddusa mu ddwaliro lya Bukomero Health Centre III, wabula afiridde mu kkubo nga tanatuka.

Omwogezi wegye lye gwanga Brig Richard Kalemire, tumufunye wabula tasobodde kwogera ku nsonga zino.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *