Amawulire

Abagezaako okwokya amasundiro ga mafuta baguddwako gya butujju

Abagezaako okwokya amasundiro ga mafuta baguddwako gya butujju

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga,

Poliisi esazeewo okuggula emisango gyóbutujju ku bantu 11 abakwatibwa ku bigambibwa nti bagezaako okwokya amasundiro ga mafuta mu bitundu bya kampala ne miriraano.

Omwogezi wa Poliisi Fred Enanga, mu kwogerako ne bannamawulire mu Kampala, anyonyodde nti abakwate bagezako okusanyawo amasundiro ga mafuta mu bitundu okuli Jinja ngéno némotoka yeyaliko RDC wekitundu namba UG 3348C bagitekera omuliro, ate ebitundu ebirala kuliko Nankulabye, Katwe police station ne wali ku masiro e Kasubi.

Enanga alumiriza bannabyabufuzi abali ku ludda oluvuganya okuba emabega we bikolwa bino

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *