Amawulire

Abagalana mwezze obugya

Abagalana mwezze obugya

Ivan Ssenabulya

February 11th, 2019

No comments

Bya Opio Sam Caleb

Abagalana basomozeddwa, okukozesa olunnaku lwabagalana, okuzza obugya omukwano gwabwe, okukomya okusatukuka kwamaka nobutabanguko obutaggwa.

Kati ekatala edala, kwekukuza obulungi abaana era namaka agegombesa.

Omulanga guno gukubiddwa akulira ebyamwulire ku lukiiko lwabakyala mu gwanga, Mastula Namatovu.

Yye ssentebbe wolukiiko lwabakyala mu gwanga, olwa national Women Council Faridah Kibowa alabudde abawala abatanetuuka, bewalire ddala ebikolwa ebyokwegadanga, kubanga akabi akabijiramu kangi.