Amawulire

Abadde atunda eddagala erigema Covid akwatibwa

Abadde atunda eddagala erigema Covid akwatibwa

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2021

No comments

Bya Paul Adude,

Omuyambi womu labalatole agombeddwamu obwla e Katabi, mu municipali ye Entebbe ku bigambibw anti yabbye eddagala lya AstraZeneca erigema ekirwadde kya Covid 19 nalitunda.

Okusinzira ku RDC Noor Njuki, omukwate ye John Bosco Ssebuguzi abadde akolera ku ddwaliro lya Angel Medical Care erisangibwa e Nakaulabye mu kampala.

Omukwate yasangibwa ne mpiso ne mpapula ezirina okulaga nti omuntu mugeme ne sitampu ya makerere university ne ddagala lya Covid-19 eryagabwa gavt okukubwa bannauganda kubwerere.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *