Amawulire

Ababbisa emmundu 2 bakwatibwa

Ababbisa emmundu 2 bakwatibwa

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2019

No comments

Bya Damali Mukhaye, Poliisi mu e bweyogerere eriko abagambibwa okuba ababbi 2 ababbisa emmundu betadeko obunyogoga

Okusinzira ku mwogezi wa poliisi mu kampala ne miriraano Patrick Onyango abasilikale ba poliisi aba crime Intelligence bebakoze ekikwekweto mwe bayoledde bano oluvanyuma lwokufuna amawulire nti baliko webabadde bagenda okubba ne bannaabwe abalala 2

Onyango agamba nti basobodde kukwatako 2 ababiri baduse wabula nga batusidwako ebisago.

Poliisi yazudde n’emmundu Ak 47 namasasi 11

Abakwate kuliko Mugerwa Moses ne Sekyanda Kinene Drake bano bakuumibwa ku CPS mu Kampala pending interrogation

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *