Amawulire

Ababaka bakiise embuga

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

katikkiro wa buganda

Ababaka okuva mu kabondo k’ababaka abava mu Buganda bakkiriziganyizza okusooka okwebuuza ku bantu ku ky;okuzza ebintu bya Buganda ebili mu mikono gya gavumenti.

Okukkaanya kuno bakutuseeko mu kafubo keebabaddemu ne kamala byonna wa Buganda eng JB Walusimbi

Ababaka bano nga bakulembeddwa Godfrey Kiwanda agamba nti bakutambula mu bitundu ebitali bimu nga n’enteseganya nga zikulembeddwaamu amyuka omukulembeze weggwnaga nazo zakugenda mu maaso.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *