Amawulire

Ababaka ba NRM bemulugunya tebalaba presidenti Museveni webamwagalidde

Ababaka ba NRM bemulugunya tebalaba presidenti Museveni webamwagalidde

Ivan Ssenabulya

March 15th, 2019

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Nampala wa gavumenti Ruth Nankabirwa agambye nti bagenda kuvaayo nentekateeka, mwebagenda okuyita okulondolanga emirimu gya palamenti.

Muno agamba nti baakwekenneyanga emirmy gyobukiiko bwa palamenti nababaka.

Bino abyogeredde Kyankwanzi mu lusirika lwakabondo kababaka bekibiina.

Kati mu biralala era anokoddeyo onokoddeyo okwemulugunya kwababaka.

Ekimu ku bbyo bagamba nti tebalaba presidenti webamwaglidde.

Ate ababaka ba NRM basabiddwa okuwagira entekateeka za gavumenti, okutumbula ebyamakolero.

Omulanga guno gukubiddwa eyali ssenkulu wa Uganda Investment authority Prof Maggie Kigozi nomusubuzi Patrick Bitature, abasomesazza ababaka.

Olusirika luno lwavugidde ku mubala “okutondawo emirimu okuyita mu makolero okutuuka ku nkulakulana”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *