Amawulire

Abaana babiri bafiridde mu mugga

Abaana babiri bafiridde mu mugga

Ivan Ssenabulya

March 4th, 2021

No comments

Bya Malikh Fahad

Poliisi e Rakai enonyereza kungeri abaana mu myaka emitiini 2 gyebafiridde mu mugga Bukola gyebabadde bagenze okuwuga.

Abagenzi kuliko John Makumbi ne Kizikito Ssendikwanawa nga batuuze ku kyalo Kagongero mu gombolola ye Kifamba e Rakai.

Bino okuberawo, abaana bano babadde bagenze kuwuga ne banaabwe nga babadde 5.

Abagenzi babadde bamu nnyumba emu, batabani ba Paul Nyanzi.

Omwogezi wa poliisi mu maserengeta ga Uganda, Muhamad Nsubuga agambye nti basobodde okunyulalyo omulambo gumu, omulala bakyagunoonya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *