Amawulire

Abaana 89% tebalina mpapula zabuzaale

Abaana 89% tebalina mpapula zabuzaale

Ivan Ssenabulya

September 30th, 2019

No comments

Bya Juliet Nalwoga

Alipoota empya eyafulumiziddwa eitongole kya United Nations Children’s Fund-UNICEF eraze ngabaana mu Uganda 89% bwebatalina mpapula zaabw ezobuzaale.

Alipoota eno gyebatuumye “the extent and nature of multidimensional child poverty and deprivation” enokoddeyo ebitundu bya Karamoja nti byebisngamu abaana abatono abalina birth cerificate 1% nekuddako West Nile nebitundu 4% atenga Busoga ne Bukedi bali ku 5%.

Wabula omwogezi wekitongole ekiwandiisa abantu mu gwanga ekya National Identification Registration Authority Gilbert Kadilo kino akitadd ku kulwawo okubaga amateeka agawagira nokujuliriza etteeka lyokuwandiisa abantu erya 2015.

Agambye nti anamanayi gekyetagisa aokusomesa abantu, kiu bukulu bweokuwandiisa abaana baabwe mu gavumenti.

Okuwandiisa omwana kitwala wiiki emu ku silingi 5000.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *