Amawulire

Abaana 2 baweereddwa obutwa ne bafa e Namutumba

Abaana 2 baweereddwa obutwa ne bafa e Namutumba

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2020

No comments

Bya Abubaker Kirunda,

Entiisa ebutikidde abatuuze be Buwaga mugombolola yé Bulange mu disitulikiti eyé  Namutumba abaana 2 bwebakiridde ewomutaka ssenkaaba ku bigambibwa nti baweereddwa obutwa okuyita mu mmere

Okusinzira ku muliranwa Farouk Bagaga atubuulidde nti abantu bataano nga banjo emu bebagudde ku kibambulira

Wabula omukyala ne bba nomwana waabwe asembayo obuto bbo mukama yabasiimatusiza embeera eno newankubadde nabo bali mu mbeera mbi

Emirambo gyabagenzi poliisi egitute okwongera okukola okunonyereza kunfa yaabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *