Amawulire

Aba pipo power bawera

Aba pipo power bawera

Ivan Ssenabulya

November 10th, 2019

No comments

Bya Rita Kemigisa,Ab’ekisinde kya people power balayidde okwongera amaanyi mu kawefube waabwe naddala kati nga ekibiina ekiri mu buyinza kyagala ku bayingirira.

Kino kidiridde aba NRM nabo okutondawo ekisinde kya bavubuka kigwise bwenyi ne kikulemberwa omubaka we kyadondo east Robert Kyagulanyi aka Bobi Wine.

Okusinzira ku mwogezi w’ekisinde kya people power Joel Senyonyi ekisinde kyaba NRM ate kibongedde maanyi kukola enyo okusobola okutukiriza ebigendererwa byabwe

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *