Amawulire

Aba P7 abasoba mu 800 badisubwa ebigezo

Aba P7 abasoba mu 800 badisubwa ebigezo

Ivan Ssenabulya

March 25th, 2021

No comments

Bya Charity Akullo

Omugatte abayizi 845 bandiremererwa okukola ebigezo ebyakamalirizo ebeykyomusanvu, ku bayizi 6,149 abewandiisa mu distulikiti ye Lira.

Ebigezo bya PLE bigenda kutandika wiiki ejja nga 30 March ate bikomekerzebwe enkeera waalwo nga 31 March 2021.

Kati okusinziira kumusasi waffe mu kitundu kino, ebibalo biraga nti abayizi 6,149 bebanadiisa okutuula mu bifo ebikolerwamu ebigezo 110 wabula amsomero bwegazeemu 5,304 bokka bebakomyewo ngabasigadde 845 tebamanayikiddwako gyebali.

Omulondoozi wamasomero mu disitulikiti ye Lira, Patrick Ogwang omuwendo gwabaana abawanduka mu masomero kitadde kungeri bangi gyebatandika obufumbo, mu biseera byomuggalo amsomero wegaberera amaggale.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *