Amawulire

Aba NRM e Kasanda batongoza kampeyini ezókunju ku nju

Aba NRM e Kasanda batongoza kampeyini ezókunju ku nju

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2021

No comments

Bya Magembe Ssabiiti,

Abekibiina Kya NRM mu district ye Kassanda batongozza kampeyini zokunonya akalulu akanyumba kunyumba n’okutongoza abakwatidde NRM bendera kumitendera egyenjawulo.

Omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti ye Kassanda Evarine Tinkamalirwe Amooti ng’ali wamu nakulira okunonya akalulu ka Museveni mu bitundu bino Abdul Bisaso be batongoza kampeyini zino n’omulanga eri bannakibiina okukolera awamu basobole okuwangula akalulu Kano.

Bisaso ategezezza nga president Museveni bweyatadewo edda ensimbi ezigenda okukola ku nsonga zettaka mu district ye Mubende ne Kassanda okusobola okusasula bananyini ttaka abazze bagoba abantu ku ttaka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *