Amawulire

Aba LDU betaaga okuddamu okutendekebwa

Aba LDU betaaga okuddamu okutendekebwa

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Akulira amagye ge gwanga aga UPDF, Major Gen Joseph Musanyufu akirizza nga bwewaliwo obwetaavu okuddamu okutendeka aba LDU, okufuna obukugu mu mirimu gyabwe.

Bino webijidde nga waliwo okutt abantu okwa kyeyononere.

Amakya ga leero, waliwo omuyizi gwebasse ku ttendekero lya Metropolitan International University nga kigambibwa nti aba LDU bamukubye amasasi bwabadde agezaako okubba kompyuta.

Maj. General Musanyufu agambye nti bagenda kwongeramu amaanyi mu kutendekebwa kwabwe, oluvanyuma babagatte ku magye ge gwanga aga UPDF.

Wabul asabye abantu babulijjo obutava ku mulamwa, naye basiime ku mirimu egikoleddwa aba LDU, waddenga waliwo nensobi era zebakola.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *