Amawulire

Aba IPOD batusizza okwemulugunya kwabwe

Aba IPOD batusizza okwemulugunya kwabwe

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Obukulembeze bwomukago gwa IPOD ogutaba ebibiina byobufuzi ebikiika mu palamenti basomozza akakiiko kebyokulonda, nti bafulumye entekateeka enagobererwa ku lunnaku lwokulonda.

Mu bimu ku bikyabatakuza emitwe yengeri, yokwetngiramu ssenyiga omukambwe COVID-19.

Bino bibadde mu lukiiko lwebabaddemu olwaleero.

Bwabadde ayogera ne bannamawulire oluvanyuma lwakafubo kebabaddemu, ssabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba, aga,bye nti bagala babalambike nekungeri gyebagenda okutendekamu abantu baabwe abanakuuma akalulu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *