Amawulire

Aba FDC bakwevumba akafubo n’ababaka

Aba FDC bakwevumba akafubo n’ababaka

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2020

No comments

Bya Damali Mukhaye, Ekibiina kya FDC  kyakwevumba akafubo na kabondo ka babaka ba palament abava mu kibiina bateese ku kalulu ka 2021

Okusinzira ku senkagale wekibiina kya FDC Patrick Amuriat, enkolagana ye kibiina na bamu ku bakaba tebadde nnungi nga bagala ensonga eno enogerwe eddagala nga akalulu ka 2021 tekanatuuka.

Ono agamba nti ekibiina kyakugenda mu lusirika oluwanvumuko balabe engeri eyokuzawo enkolagana yaabwe kuba enkolagana ennungi yetaagisa nyo naddala nga bolekera akamyufu ke kibiina