Amawulire

Aba FDC bagenda kusisinkana ku nsonga za Ssebugwawo

Aba FDC bagenda kusisinkana ku nsonga za Ssebugwawo

Ivan Ssenabulya

June 10th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukahye

Pulezidenti wa FDC Patrick Amuriat ategezezza ngolukiiko lwekibiina olwa NEC bwerugenda okutuula okuteesa ku nsonga zabadde omumyuka wa pulezidenti Owek. Joyce Ssebugwawo eyalondeddwa nga minisita mu gavumenti ya NRM.

Amuriat agambye nti Ssebugwawo abadde tanatageeza kibiina mu butongole era tebanakakasa obanga teyebuziddwako.

Agambye nti bwaba waakukiriza kifo asaanye obutekomoma naye akirize ngakimanyi nti bagenda kumukozesa bamale bamusuule.

Agambye nti ebimu byebagenda okutesaako yengeri y’okujjuza ekifo kye ssinga anaaba akirizza ekifo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *