Amawulire

Aba famile 3 bakwatiddwa lwakutta taata

Aba famile 3 bakwatiddwa lwakutta taata

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Police mu district ye Kyegegwa eriko aboluganda 2 bekute  nga ne maama wabwe nga kigambibwa nti bekobaanye okutta kitabwe Tulyeyingana Deo ow’emyaka 62  olwenkayana ze ttaka.

Abakwate kuliko Asaba Alex myaka 22, Happy Sharon 18 ne maama wabwe Tulyahebwa Lydia ow’emyaka 52 nga bona batuuze ku kyalo Kyalwewuta mu gombolola ye Kakabala e Kyegegwa nga bano okutta kitabwe bakozesezza Nkumbi gyebamukubye ku mutwe n’okumunyoola ensingo.

Omuddumizi wa police e Kyegegwa Kayongo Musa ategezeezza nga obutakanya maka gano webwava ku nkayana ze ttaka oluvanyuma lw’omugenzi okuwasa omukazi ow’okubiri namusalira ku kibanja ekyanyiza abaana ne.