Amawulire

Aba DP bakwatiddwa- Brenda Nabukenya y’akulira abavubuka

Ali Mivule

April 4th, 2013

No comments

Brenda Nabukenya

President wa bamusaayi muto ba DP omulonde, era nga ye mubaka we Luweero Omukyala Brenda Nabukenya akwatiddwa

 

Nabukenya akwatiddwa wamu n’omwogezi wa DP Kenneth Paul Kakande, councilor Kataabu n’abalala abatannamanyika muwendo.

 

Bano okukwatibwa babadde boogerako eri bannamauwlire nga bafulumya olukalala lwabakulembeze abaggya beebalonze

 

Abavubuka bano beebamu babadde babagaanye okugenda mu maaso n’okulonda kyokka nga bategese okulonda okwamangu ku Ssebo green e Bukasa nebalonda Brenda Nabukenya ng’omukulembeze omuggya

Mu balondeddwa abaggya kwekuli n’amyuka loodi meeya Sulaiman kidandala nga kati ye ssentebe wekibiina kino

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *