Amawulire

Aba banka y’ensi yonna beeralikirivu

Aba banka y’ensi yonna beeralikirivu

Ivan Ssenabulya

October 8th, 2019

No comments

Bya Damali Mukhaye, Ssente gavumenti zeteeka mu by’obulimi zikyali ntono nyo bwogeragerenya n’amawanga agali mu buvanjuba bwa Africa.

Okusinziira kwa alipoota ya bank y’ensi yonna ku by’obulimi ,efulumizidwa olwaleero Uganda yassa ebitundu  3.6% ku mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2019/2020, Kenya 5.2%, Rwanda 5.3%  kyokka nga Tanzania yassaamu ebitundu  3.9%, eky’oyoleka  nti Uganda yeyakwebeera.

Bwabadde afulumya alipoota eno mu Kampala, Ladisy Chengula,ng’ono mukugu mu nsonga z’eby’obulimi mu bank y’ensi yonna ategezezza nga bwe wa kyetagisa ebitundu  10%, .

Ono mungeri yemu agamba nti kino kyabulabe nyo okulaba ng’eby’obulimi ebiwaniridde egwanga tebiteredwamu nsimbi zimala