Amawulire

Ab’ e Kibuli bekalakasiza lwa mataba

Ab’ e Kibuli bekalakasiza lwa mataba

Ali Mivule

August 27th, 2014

No comments

Amataba mu Kampala

Amataba mu Kampala

Abatuuze mu zone ye Kanakulya wano e Kibuli mu kibuga Kampala bavudde mu mbeera nebekalakasa lw’amazzi kubayingirira mu nyumba.

Kino kidiridde amazzi okuyingira mu mayumba gaabwe mu oluvanyuma lw’enkuba etonye olwalero.

Abatuuze balumiriza aba china abazimba oluguudo lwe Kibuli okuziba emifulejje gy’amazzi.