Amawulire

Bataano bataawa lwabutwa

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

E kikangabwa kigydde e kawempe abantu  5 bwebawerewa obutwa  mu mere era nga kakano bali mu mbeera mbi nyo e Mulago .

Muhamadi Kigongo nga ono yenyini maka era nga naye apocera Mulago , agamba family yonna yatandisse okutondoka amangu  dala nga baakalya emere eyebyenjanja kko nomuceere mukyalawe gyeyabagabudde .

Bano bonna batuuze be kawempe ,nga kubano kuliko omwana owomwaka ogumu kko nowe 19