Amawulire G’olunaku

Abatuuze beralikirivu olwa Lufula

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2020

No comments

Bya Getrude Mutyaba, Abatuze ku kyalo Kirumba mu Municipaali ye Masaka beraliikirivu olwa lufula ebafuukidde ekyambika nga kati bagamba nti baandifuna endwadde olw’obukyafu obuva mu lufula. ...

Abantu 3 bafiridde mu mazzi

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2020

No comments

Bya Abubaker Kirunda Abantu basatu bakakasiddwa nti baliriddwa ebisolo by’okumazzi mu district ye Mayuge. Abagenzi kuliko Scovia Babirye owemyaka 15, Okongo Kong ne Collins Weguli. Babirye ...

Omuvunanwa afiride mu maaso ga poliisi

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2020

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukazi gwebabadde balumiriza okukuba muka mwana we, azirikidde mu lukiiko lwa poliisi nafa. Bino bibadde ku kyalo Ndakirye mu gombolola ye Nyakinama mu district ye Kisoro. ...

Enyonyi ya UPDF egudde-babiri bafudde

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2020

No comments

Bya Rita Kemigisha, Abasirikale b’eggye ly’eggwanga elya UPDF ery’omubbanga bafiiridde mu kabenje k’ennyonyi ekika kya Jet Ranger AF 302 nga babadde mu kutendekebwa. Okusinziira ku ...

Paasipoota emitwalo 8 zezafulumye

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2020

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ministry yensonga z’omunda mu gwanga ategezezza, nga bwebafulumizza Paasipoota eziri mu mitwalo 8 mu 3000 mu bbanga eryomwezi ogumu. Kino bagamba nti bumu ku buwanguzi ...

Gavumenti yaakuleeta amateeka ku mata

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2020

No comments

Bya Malikh Fahad Minisita omubeezi owebyobulimi Lt Col Rdt Bright Rwamirama alangiridde nga gavumenti, bwegenda okuleeta amateeka amakakali ku basubuzi abatunda amata amafu. Rwamirama agambye nti

Emikolo Gyaffe

28
Oct

Koona Dance

Bigzone

07:00 pm

Dembe Fm ekuletedde Omuziki na amasanyu awo mukitundu kyo. Jangu okyakaleko na bawereza bo abenjawuulo okuva ku Dembe Fm ku lw’okutaano nga 29/04/2016 ...

Ebifananyi Byaffe